EBISOBOLA OKUYAMBA ABO ABAFIIRIDDWA ABANTU BAABWE
Ebiri mu Magazini Eno: Ebisobola Okuyamba Abo Abafiiriddwa Abantu Baabwe
-
OBULUMI OMUNTU BW’AFUNA NG’AFIIRIDDWA
Bulumi bwa ngeri ki omuntu bw’afuna ng’afiiriddwa? Lwaki abo abafiiriddwa abantu baabwe beetaga okubudaabudibwa?
-
Ekitundu kino kiraga endowooza ezitali ntuufu abantu ze balina ku bulumi omuntu bw’afuna ng’afiiriddwa, era ne ku ebyo abantu abafiiriddwa bye batera okuyitamu. Bw’oba nga wafiirwa omuntu wo weetegereze enneewulira ezitali zimu omuntu z’afuna ng’afiiriddwa.
-
OKWAŊŊANGA ENNAKU EY’AMAANYI—BY’OYINZA OKUKOLA
Bintu ki by’osobola okukola ebisobola okukuyamba okwaŋŋanga ennaku gy’olina olw’okufiirwa omuntu wo? Ekitundu kino kiwa amagezi ageesigamiziddwa ku Bayibuli agayambye abantu bangi.
-
OBUYAMBI OBUSINGAYO OBULUNGI ERI ABO ABAFIIRIDDWA
Laba ekintu ekiyambye abantu bangi abafiiriddwa abantu baabwe era olabe engeri naawe gye kisobola okukuyamba.