ZUUKUKA Na. 3 2018 | Ebisobola Okuyamba Abo Abafiiriddwa Abantu Baabwe
Wa we tuyinza okuggya amagezi agasobola okutuyamba nga tufiiriddwa?
Akatabo kano koogera ku ebyo by’osaanidde okusuubira ng’ofiiriddwa omuntu wo, era kalaga ebyo by’osobola okukola okwaŋŋanga ennaku gy’ofuna ng’ofiiriddwa.
Obulumi Omuntu bw’Afuna ng’Afiiriddwa
Ekimu ku bintu ebisingayo okuleetera omuntu obulumi kwe kufiirwa munne mu bufumbo, ow’eŋŋanda ze, oba mukwano gwe. Laba amagezi abanoonyereza n’abo abafiiriddwa abantu baabwe ge bawa.
By’Osaanidde Okusuubira
Biki ebitera okubaawo ng’omuntu afiiriddwa?
Okwaŋŋanga Ennaku gy’Ofuna ng’Ofiiriddwa—By’Oyinza Okukola
Bangi balina bye bakozeewo ebibayambye okuguma nga bafiiriddwa.
Obuyambi Obusingayo Obulungi eri Abo Abafiiriddwa
Bayibuli erimu amagezi agasingayo obulungi agasobola okuyamba abo abafiiriddwa.
Ebiri mu Magazini Eno: Ebisobola Okuyamba Abo Abafiiriddwa Abantu Baabwe
Magazini ya Zuukuka! eno erimu ebitundu ebirimu amagezi okuva mu Bayibuli agasobola okuyamba abo abafiiriddwa.