ZUUKUKA Na. 3 2016 | Okutuusa Obubaka ku Bantu ab’Ennimi ez’Enjawulo
Abajulirwa ba Yakuwa bakola omulimu munene ogw’okuvvuunula ebitabo.
OMUTWE OGULI KUNGULU
Okutuusa Obubaka ku Bantu ab’Ennimi ez’Enjawulo
Lwaki Abajulirwa ba Yakuwa bavvuunula ebitabo mu nnimi nnyingi?
OMUTWE OGULI KUNGULU
Omulimu gw’Okuvvuunula
Omu ku bavvuunuzi annyonnyola engeri omulimu ogwo gye gukolebwamu.
EBYAFAAYO
Ignaz Semmelweis
Ekintu omusajja oyo kye yazuula kitaasizza obulamu bw’abantu bangi. Lwaki?
EBIYAMBA AMAKA
Engeri Gye Muyinza Okwogera ku Bizibu Ebiba Bizzeewo
Waliwo enjawulo wakati w’abakazi n’abasajja bwe kituuka ku mpuliziganya. Okumanya enjawulo eyo kiyinza okukuyamba okwewala ebizibu bingi.
BAYIBULI KY'EGAMBA
Faith
Bayibuli egamba nti, ‘Awatali kukkiriza tekisoboka kusanyusa Katonda.’ Okukkiriza kye ki? Oyinza otya okukufuna?
Omubiri Okugaanira Ddala Ekika ky’Emmere oba Okuboola Ekika ky’Emmere
Buzibu ki obuli mu kuteebereza obuteebereza?