ZUUKUKA Na. 1 2019 | Ekiseera Kirituuka Ensi n’Eba nga Tekyalimu Bizibu?
Lowooza ku bimu ku bizibu bye twolekagana nabyo, era olabe ekinaasobola okumalawo ebizibu byonna ebiri mu nsi.
Ebintu Ebitweraliikiriza
Ebizibu byeyongedde nnyo leero. Waliwo ekisobola okubimalawo?
Okukola ku Nsibuko y’Ebizibu
Bingi ku bizibu abantu bye bafuna biva ku kuba nti tebatuukiridde. Wa we tusobola okufuna obuyambi?
Abantu Balina Okuyigirizibwa Ekituufu n’Ekikyamu
Emirembe n’obutebenkevu okusobola okubaawo ku nsi, abantu balina okuyiga ekituufu n’ekikyamu.
Ebikwata ku Ricardo ne Andres
Edda Ricardo ne Andres baamalangako abantu emirembe naye kati bantu ba mirembe. Laba engeri Bayibuli gye yakyusa obulamu bwabwe.
‘Emirembe Tegirikoma Kweyongerayongera’
Obwakabaka bwa Katonda kye ki?
‘Emirembe Gijja Kuba Mingi Nnyo’ ng’Obwakabaka bwa Katonda Bufuga
Obwakabaka bwa Katonda bujja kuleeta emirembe n’obumu mu nsi yonna.
Wali Weebuuzizza?
Wa w’oyinza okufuna eby’okuddamu mu bibuuzo ebikwata ku Bayibuli?