OMUNAALA GW'OMUKUUMI Jjulaayi 2014 | Lwaki Abantu Abalungi Bafuna Ebizibu?
Katonda y’abireeta? Omuntu afuna ebizibu olw’okuba yeeyisanga bubi? Ebikolwa ebibi n’okubonaabona biriggwaawo?
OMUTWE OGULI KUNGULU
Ebizibu Byeyongedde Nnyo!
Bwe kiba nti waliyo Katonda omuyinza w’ebintu byonna, lwaki takuuma abantu abalungi ne batafuna bizibu?
OMUTWE OGULI KUNGULU
Lwaki Abantu Abalungi Bafuna Ebizibu?
Bayibuli eyogera ku bintu bisatu ebireetera abantu okubonaabona.
OMUTWE OGULI KUNGULU
Katonda Ajja Kuggyawo Okubonaabona Kwonna
Wandyagadde okubeera mu nsi etejja kubaamu bizibu?
BAYIBULI EKYUSA OBULAMU BW'ABANTU
Nnatambulanga n’Emmundu Yange
Annunziato Lugarà yali kkondo era nga mukambwe nnyo. Olukuŋŋaana lwe yagendako mu Kizimbe ky’Obwakabaka lwakyusa obulamu bwe.
Abaana Bo Osaanidde Kubakangavvula Otya?
Bayibuli eraga ebintu bisatu ebisobola okuyamba abazadde okukangavvula obulungi abaana baabwe.
Obadde Okimanyi?
Amaato ag’edda gaakolebwanga gatya ne gatayingiramu mazzi? Mu biseera by’edda, ebyennyanja byakuumibwanga bitya ne bitayonooneka?
Osobola Okulaba Katonda Atalabika?
Yiga engeri y’okukozesaamu “amaaso g’omutima gwo.”
Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino
Okusaba kitegeeza kubuulira Katonda ebyo byokka bye twetaaga?