Okuzikirizibwa kwa Sodomu ne Ggomola
Eri Abavubuka Baffe
Okuzikirizibwa kwa Sodomu ne Ggomola
Obulagirizi: Weekenneenye ekitundu kino ng’oli mu kifo ekisirifu. Bw’oba osoma ebyawandiikibwa, kuba akafaananyi nga naawe kennyini wooli. Laba ebigenda mu maaso. Wuliriza aboogera. Weeteeke mu bigere by’abo abasinga okwogerwako.
WEKKAANYE EBYALIWO.—SOMA OLUBEREBERYE 19:1-14.
Nnyonnyola endabika y’abagenyi ba Lutti nga bw’okuba akafaananyi k’endabika yaabwe.
․․․․․
Olowooza bantu ba ngeri ki abaali mu kibinja ekyo?
․․․․․
NOONYEREZA.—SOMA OLUBEREBERYE 13:7-13.
Lutti yatuuka atya okubeera mu Sodomu?
․․․․․
Lwaki Yakuwa yasalira abantu b’omu kibuga ekyo omusango gw’okuzikirizibwa?
․․․․․
SOMA OLUBEREBERYE 19:15-26.
Yakuwa yalaga atya Lutti ekisa?
․․․․․
Lwaki mukazi wa Lutti yatunula emabega?
․․․․․
Lwaki yazikirizibwa?
․․․․․
SSA MU NKOLA BY’OYIZE. WANDIIKA BY’OYIZE KU . . .
Ngeri Yakuwa gy’atunuuliramu obubi.
․․․․․
Busaasizi bwa Yakuwa.
․․․․․
Yakuwa bw’alabula abantu be nga tannazikiriza babi.
․․․․․
Kintu ki mu ebyo by’osomye ekisinze okukuganyula, era lwaki.
․․․․․
․․․․․