Wali Weebuuzizzaako Ebibuuzo Bino?
Lwaki waliwo ebizibu bingi mu nsi?
Wa w’oyinza okufuna amagezi agasobola okukuyamba okwaŋŋanga ebizibu?
Ddala Katonda akufaako?—1 Peetero 5:6, 7.
Tuyinza tutya okumanya ebisingawo ebikwata ku Katonda n’ebyo by’ayagala?
Abantu bukadde na bukadde bafunye eby’okuddamu mu bibuuzo ebyo nga basoma Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Naawe osobola okufuna eby’okuddamu.
Okumanya ebisingawo, lagiriza akatabo Real Faith—Your Key to a Happy Life ku bwereere okuva eri abawandiisi b’akatabo kano, oba osobola okukasomera ku mukutu www.isa4310.com.