Agusito 1-7
1 BASSEKABAKA 1-2
Oluyimba 98 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Oyigira ku Nsobi Zo?”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sk 1:28-40 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe kaadi eragirira abantu ku jw.org. (th essomo 11)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma beera ng’amulaga vidiyo, Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall? era omuyite ajje mu nkuŋŋaana. (th essomo 20)
Okwogera: (Ddak. 5) km 1/15 lup. 2 ¶1-3—Omutwe: Yigira ku Abo Abalina Obumanyirivu mu Buweereza. (th essomo 13)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Weeteerewo Ebiruubirirwa eby’Omwaka gw’Obuweereza Omupya—Okugenda mu Ssomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka”: (Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Yoleka Okukkiriza Oyingire mu Luggi Olunene olw’Emirimu—Jjuzaamu Foomu ey’Okugenda mu Ssomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka.
“Weeteerewo Ebiruubirirwa eby’Omwaka gw’Obuweereza Omupya—Okuyambako mu Kuzimba Ebizimbe Ebikozesebwa Ekibiina kya Yakuwa”: (Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Yoleka Okukkiriza Oyingire mu Luggi Olunene olw’Emirimu—Yambako mu Kuzimba Ebizimbe Ebikozesebwa Ekibiina kya Yakuwa.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 14
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 24 n’Okusaba