Okubuulira Amazima Agali mu Bayibuli
Laba ebyokulabirako ebirungi Abajulirwa ba Yakuwa bye bafuna nga bafuba okubuulira bantu bangi nga bwe kisoboka amazima agali mu Kigambo kya Katonda.
Okusaba kw’Omukazi Omuzibe Kwaddibwamu
Mingjie yasaba asobole okuzuula Abakristaayo ab’amazima. Kiki ekyamuleetera okuwulira nti okusaba kwe kwaddibwamu?
Omuyizi wa Bayibuli Omu Yavaamu Abayizi Bangi
Abajulirwa ba Yakuwa mu Guatemala baasobola okutuusa amazima agali mu Bayibuli eri abantu bangi aboogera Olukeci.
Omukulu w’Eddiini Afuna eby’Okuddamu
Omukulu w’eddiini ne mukyala we baakaaba nnyo mutabani waabwe bwe yafa. Naye oluvannyuma baafuna eby’okuddamu ebimatiza mu bibuuzo bye baalina ebikwata ku kufa.
Olugendo Olwabatuusa ku Mugga Oguyitibwa Maroni
Abajulirwa ba Yakuwa 13 baagenda okubuulira abantu ababeera mu bitundu eby’esudde mu kibira kya Amazon ekiri mu South America.
Abasirikale ba Poliisi Bawerekera Joseph
Abasirikale ba poliisi ku kazinga akamu baayamba batya Abajulirwa ba Yakuwa okubuulira amawulire amalungi agakwata ku Bwakabaka bwa Katonda?
Baayimirira Okuyamba
Lwaki abavubuka bataano beewaayo okuyamba omuntu mu muzira omungi?
“Ekikolwa Kimu Ekyoleka Obwesigwa”
Manya ensonga lwaki Omujulirwa wa Yakuwa abeera mu South Africa yafuba nnyo okuzuula nnannyini nsawo eyalimu ssente gye baali beerabidde mu kifo we banywera kaawa.
“Nkola Kye Nsobola”
Wadde nga Irma akunukkiriza emyaka 90 egy’obukulu, awandiika amabaluwa ageesigamiziddwa ku Bayibuli agakwata ennyo ku abo abagasoma.
Bagambe nti Obaagala
Laba engeri Bayibuli gye yayambamu ab’omu maka agamu okwagalana n’okuba n’enkolagana ennungi
“Eno Ngeri Mpya ey’Okuyigiriza!”
Abasomesa n’abantu abalala beeyongedde okwettanira vidiyo eziri ku jw.org.
Ekikolwa Kimu eky’Ekisa
Ekikolwa kimu eky’ekisa kyayamba kitya omuntu omu eyali tayagala Bajulirwa ba Yakuwa okukkiriza amazima?
Hulda Yatuuka ku Kiruubirirwa Kye
Hulda yasobola atya okufuna tabbuleeti eyandimuyambye mu kubuulira ne mu nkuŋŋaana?
Tossa Mutima ku Ndabika Ye
Kiki ekyaliwo oluvannyuma lw’Omujulirwa wa Yakuwa omu okwogerako n’omusajja eyali asula ku nguudo era nga teyeesembereza bantu?